Abatuuze be Kkungu Buwaate ne Najjeera ekisangibwa mu Kira division baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw'omuwala ow’olubuto okugenda mu kaabuyonjo okwetaawuluza, omwana...
Okulonda kw'okujjuza ekifo Kya ssentebe wa district ye Hoima kugenda mu maaso naye abantu bakyali bamusoolesoole olw'enkuba ekedde okufudemba. Okuddamu...
President w'ekibiina ky'obufuzi ki National Unity Platform NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akomekkereza okulambula ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo, ekitundu ekisooka eky'enteekateeka eno....
Obwakyabazinga bwa Busoga bujaguzza amatikkira ag'emyaka 9 aga Kyabazinga Gabula Nadiope IV. Emikolo gy'amatikkira giyiindidde e Bugembe mu Jinja. Gabula...