• Latest
  • Trending
  • All
Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

March 29, 2026

Okunoonya akalulu ka bassentebe b’ebyalo kutandise mu butongole

July 20, 2026
Spain ye Nnantameggwa wa FIFA World Cup 2026 – ekubye Argentina 1 – 0

Spain ye Nnantameggwa wa FIFA World Cup 2026 – ekubye Argentina 1 – 0

July 20, 2026
Bulemeezi ewangudde omupiira ogusooka mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Bulemeezi ewangudde omupiira ogusooka mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 19, 2026
Gen.Moses Ali afudde! – 1934-2026

Gen.Moses Ali afudde! – 1934-2026

July 18, 2026
Auto Draft

K2 Telecom ne Weerinde Insurance Brokerage services limited zifunye boodi empya

July 17, 2026

Okusaba kwa PFF kwetegese okusabira abali mu makomera police ekulinnyeemu eggere

July 17, 2026
Government ya Uganda eyimirizza mbagirawo amasomero obutatwala bayizi kulambula – eriko obukwakkulizo bweyisizza eri emmotoka zonna ez’olukale ezisaabaza abantu

Government ya Uganda eyimirizza mbagirawo amasomero obutatwala bayizi kulambula – eriko obukwakkulizo bweyisizza eri emmotoka zonna ez’olukale ezisaabaza abantu

July 17, 2026
Abayizi  n’abasomesa 21 aba King David Junior school Ndejje bafiiridde mu kabenje nga bava okulambula e Kapchorwa

Abayizi n’abasomesa 21 aba King David Junior school Ndejje bafiiridde mu kabenje nga bava okulambula e Kapchorwa

July 17, 2026
President Museveni alagidde ba minister okutalaaga ebitundu by’eggwanga byonna okuzuula emirimu gya government gyegikolebwamu – bakomyewo n’enkungaana za Bbalaaza

President Museveni alagidde ba minister okutalaaga ebitundu by’eggwanga byonna okuzuula emirimu gya government gyegikolebwamu – bakomyewo n’enkungaana za Bbalaaza

July 16, 2026
Munnamateeka Erias Lukwago asindikiddwa mu kooti enkulu –  atandike okwewozaako ku misango gy’okusirikira amawulire g’okuwamba government ya Uganda

Munnamateeka Erias Lukwago asindikiddwa mu kooti enkulu – atandike okwewozaako ku misango gy’okusirikira amawulire g’okuwamba government ya Uganda

July 16, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya GROW ey’okuwola abakyala ensimbi ku magoba amatono – ekulembeddwamu PSFU ne Kyadondo CBS PEWOSA

Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya GROW ey’okuwola abakyala ensimbi ku magoba amatono – ekulembeddwamu PSFU ne Kyadondo CBS PEWOSA

July 16, 2026
Buganda etongozza empaka za Badminton ez’ebikujjuko by’Amatikkira ga Kabaka Mutebi II  ag’omulundi ogwa 33

Buganda etongozza empaka za Badminton ez’ebikujjuko by’Amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33

July 15, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

by Namubiru Juliet
March 29, 2026
in Amawulire
0 0
0
Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Essomero Kings College Budo liwezezza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo mu mwaka 1906, era nga lisangibwa ku kasozi Buddo mu district ye Wakiso.

Mukusooka teryaali lya bantu ba bulijjo, okusinga lyali likozesebwa Okusomesa Abalangira , Abambejja n’Abantu ab’enkizo mu ggwanga, nga lyali liddukanyizibwa ku musinji gw’Ekkanisa ya Uganda.

Henry Walter Weatherhead ye mukulu w’Essomero lya Kings College Budo eyasookera ddala, era werutuukidde leero ng’essomero lino lyakafuna abalikulira 15.

Omukulu w’Essomero lya Kings College Buddo Godfrey Kasamba nga entebe eno yakagimalamu wiiki bbiri zokka era nga yazze mu bigere bya Canon Fred Kazibwe, yeebazizza nnyo Canon Fred Kazibwe olwebirungi byakoze ku ssomero lino, ne bakulu be bonna mu buweereza.

Canon Fred Kazibwe nga yaabadde omukulu wessomero lya Kings College Budo eyawummudde, ategeezezza nti obubbi bw’Ettaka bukyaali kizibu kinene eri Amasomero, naasaba ensonga eyo erowozebweko.

Omumyuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd Maj Jessica Alupo yeebazizza Obwakabaka bwa Buganda olw’Okukulemberamu kaweefube w’Okutumbula Ebyenjigiriza, nga buyita mu kutandikawo masomero n’Okukwasizaako amalala okufuna ettaka okusomesa abaana b’Eggwanga.

Bwabadde yeetabye ku kijaguzo ky’Emyaka 120 essomero Kings College Budo bukyanga litandikibwawo ku Kasozi Buddo, Rt Maj Jessica Alupo agambye nti essomero lino likyaali kyakulabirako kinene eri Obukulembeze ku mitendera egyenjawulo mu Uganda, ne mu buweereza bungi ddala.

Jessica Alupo ategeezezza nti essomero Kings College Budo libadde ssaale mu kufulumya Abayizi abalimu ensa, abalumirirwa abalala ate nga balina Omwoyo gw’Eggwanga.

Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu Katonda Moses Bbanja yakulembeddemu ebijaguzo eby’emyaka 120, agambye nti Ettoffaali eryassibwawo Ssekabaka Daudi Chwa II ne Ssaabasajja Ronald Mutebi II ku ssomero lino ddene ebitagambika, omuli n’Okukwasizaako amasomero agatalina buyambi bumala.

Omulabirizi Bbanja mungeri eyenjawulo asabye ebikolwa by’Obulyaake bikomezebwe mu buweereza obwenjawulo, kuba bufiiriza eggwanga.

Minister avunaanyizibwa ku bizimbe n’Ettaka mu Bwakabaka Owek David Fredrick Mpanga nga yoomu ku bayizi abaasomerako ku ssomero lya Kings College Budo,  aweereddwa Ejjinja eriweebwa Abayizi olw’ebirungi byebakoledde ensi yaabwe ategeezezza nti ebibala bye kitundu ku Bwakabaka , era neyeeyama okukuuma Omutindo gw’Obuweereza.

Mu mbeera yeemu Norah Namakula Muyinda Omu ku bayizi abawala abaasooka okusomera mu Kings College Budo nga kati alina emyaka 104,  naye aweereddwa ejjinja erimusiima, agambye nti Abawala okugenda mu masomero kiyambyeko nnyo mu nkulaakulana y’Eggwanga.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okunoonya akalulu ka bassentebe b’ebyalo kutandise mu butongole
  • Spain ye Nnantameggwa wa FIFA World Cup 2026 – ekubye Argentina 1 – 0
  • Bulemeezi ewangudde omupiira ogusooka mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026
  • Gen.Moses Ali afudde! – 1934-2026
  • K2 Telecom ne Weerinde Insurance Brokerage services limited zifunye boodi empya

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist