Enjuki zirumbye abatuuze be Bugweri – 6 baddusiddwa mu ddwaaliro nga bapooca by Namubiru Juliet January 4, 2024 0 Abantu 6 bali ku bitanda mu ddwaliro bapooca, oluvannyuma lw'okulumbibwa enjuki nezibalumaaluma ku kyalo Bupala mu gombolola ye Buyanga mu... Read more
Ab’e Buvuma balaajana lwa bbula lya musaayi – Kitamiiro Health Centre IV terina masannyalaze gamala by Namubiru Juliet January 4, 2024 0 Abasawo mu ddwaliro lya Kitamiiro Health Centre IV mu bizinga bye Buvuma bakonkomadde n’ebigalani ebikuuma omusaayi ebyabawebwa kati emyaka 5... Read more
Omupiira gubuuse ku mmotoka negutomera omwana myaka 3 – gumusse by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Abatuuze ku kyalo Butegana ku luguudo oluva e Buwenge okudda e Matuumu mu district ye Jinja baguddemu ekyekango, Loole No.... Read more
Ba sipiika ba parliament z’amawanga 23 batuuse mu Uganda okwetaba mu lukungaana lwabwe olw’omulundi ogwa 27 by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Ba sipiika abawera 23 aba parliament z'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza eza common Wealth , bebatuuse mu Uganda okwetaba mu... Read more
Government ya Uganda ezeemu okwongezaayo ekisanja ky’obukiiko bwa Lcs – emyezi emirala 6 by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Government eyongezaayo ekisanja ky'abakulembeze b'ebyalo aba LC I, ebbanga lya myezi emirala mukaaga. Ekisanja ky'emyaka 5 ekya LC I kyali... Read more
Akubye munne n’amutta – kigambibwa asoose kumubuuza naatamuddamu by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Entiisa ebuutikidde abatuuze be Kijajasi Makondo mu gombolola ye Ndagwe mu district ye Lwengo, omusajja Sharif Ssesanga myaka 34 bwavudde... Read more
Abasirikale ba Paapa bagguddewo amaka amatiribona – Katikkiro Mayiga alabudde abavubuka abaagala eby’amangu by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Ssabasumba w'essaza ekkulu erye Kampala Paul Ssemogerere asabye abantu abafunye ku nsimbi mu bwesimbu bazikozese okutumbula emirimu gya Katonda n'Okuyamba... Read more
Pastor Aloysius Bugingo alumbiddwa abazigu nebasindirira emmotoka ye amasasi – omukuumi tasimattuse by Namubiru Juliet January 3, 2024 0 Pastor Alosyious Bugingo owa House of Prayer Ministries asimattuse okuttibwa abazigu abasindiridde emmotoka ye amasasi, omukuumiwe Richard Muhumuza gamukutte afiiriddewo.... Read more
Ennyonyi ya UPDF egudde ku kabenje n’esaanawo by Namubiru Juliet January 2, 2024 0 Ennyonyi y'eggye gy'eggwanga erya UPDF ekika kya Namunkanga egudde ku kabenje n'ekwata omuliro n'ebengeya. Abakenje kano kagudde Karugutu mu district... Read more
Abantu 5 bafiiridde mu nnyanja e Buvuma by Namubiru Juliet January 2, 2024 0 Abavubi ku kizinga Zinga mu gombolola y’e Bugaya eBuvuma bazudde emirambo gya banabwe etaano abagudde mu Nyanja Nalubaale bwe babadde... Read more