Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agguddewo olusirika lwÁbakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda, olugenda okumala ennaku bbiri nga bakuba tooci...
Abatuuze ku kyalo Kasambya mu town council ye Kyotera babunye emiwabo akawungeezi, omuvubuka abadde ayokya ebyuma bwakubiddwa ekintu ekiteeberezebwa okuba...
Bannamateeka abakola ogw’Okuwolereza abali mu buzibu basabiddwa okukola emirimu gyabwe wakati mu bwesimbu, kimalewo ebibogerwako nti bakumpanya ba bbaluwa. Bino...
Abantu abenjawulo betabye ku kyeggulo ekitegekeddwa ku Skyz Hotel e Nagguru, okusoonderako ssente ez`okusimba ekibira kya Kabaka okwetoolola amasaza ga...