President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni, asiibudde omukulembeze w’enonno His Majesty Muswati III okuva mu Swaziland,ku bugenyi bw'amazeeko ennaku 3...
Government ya Uganda etandise okubaga enteekateeka y'okusengula abantu abaliraanye ekifo ewayiibwa kasasiro e Kiteezi kigaziyizibwe, era asigale ng'ayiibwa eyo abasenguddwa...
Abatuunzi b'endokwa z'emmwanyi bayiseeyise mu babaka ba parliment bannakibiina ki NRM, nti basuule mu kasero enteekateeka government gyerina ey'okuggyawo ekitongole...
Abamu ku bantu abaakosebwa enkulakulana y'okuzimba essundiro ly'amasanyalaze erye Karuma, mu West Nile, beekubidde enduulu eri president Yoweri Kaguta Tibuhaburwa...