• Latest
  • Trending
  • All
Okujaguza emyaka 60 egy’Abajulizi ba Uganda – mu St.Peter’s Basilica e Vatican

Okujaguza emyaka 60 egy’Abajulizi ba Uganda – mu St.Peter’s Basilica e Vatican

October 21, 2024
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026

Abantu 4 bafudde oluvannyuma lw’okulya ennyama y’ente egambibwa nti yabadde yafudde bufi

August 12, 2026

Ministry y’ebyenjigiriza n’ekitongole ky’eddembe ly’obuntu bitandise okutuusa obuweereza obwenjawulo ku bantu nga biyita ku mutimbagano

August 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okujaguza emyaka 60 egy’Abajulizi ba Uganda – mu St.Peter’s Basilica e Vatican

by Namubiru Juliet
October 21, 2024
in Amawulire
0 0
0
Okujaguza emyaka 60 egy’Abajulizi ba Uganda – mu St.Peter’s Basilica e Vatican
0
SHARES
116
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Emikolo gy’okujaguza emyaka 60 bukyanga abajulizi ba Uganda balaangirirwa  mu lubu lw’abatuukirivu gitegekeddwa ku kereziya ya St. Peter’s Basilica e Vatican.

Gikulembeddwamu  Peter Cardinal Turkson, nga kati ye Chancellor w’ettendekero lya Pontifical Academy for Sciences era omu ku babaka ba Paapa Francis.

Peter Cardinal Turkson, omubaka wa Pope Francis, ajjukizza abafirika okuzimbira ku nteekateeka yaabajulizi okwetukuza, okwolesa obwerufu, n’obugunjufu n’enfuga ya demokulaasiya eri bannaabwe.

Cardinal Turkson avumiridde enguzi esusse mu Uganda, era anokoddeyo n’omujulizi Charles Lwanga, gwagambye nti ku myaka emito gyeyalina yaasobola okubeera oluyungo wakati w’abaana, abavubuka n’abakadde.

Ku mukolo guno President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni atenderezza abakulembeze b’enzikiriza ezisuuta Kristu, olw’okulangirira abajulizi ba Uganda mu lubu lw’abeesiimi ekiyambako okutumbula ebyenfuna bya Uganda kati emyaka 60 miramba.

President Museveni bino abitadde mu bubaka bwatisse omumyuka wa sipiika wa parliament ya Uganda, Thomas Tayebwa.

President agambye nti bukya abajulizi ba Uganda balangirirwa mu beesiimi, kiyambeko okusitula ebyenfuna nebyafaayo bya Uganda, ebyenjigiriza, n’ennono.

President Museveni agamba nti ediini eyaleetebwa abaminsani, era yayambako okukyusa endowooza zaabantu ng’okufumba ebyokulya olw’okutya obuwuka.

Apostolic Nuncio wa Uganda, H.E. ArchBishop Luigi Bianco, agambye nti banna Uganda nabakiriza basaanye okutwala ensonga z’abajulizi ngekyekitiibwa n’okubalabirako.

 Emmanuel Cardinal Wamala, atenderezza abajulizi ba Uganda nti baaviirako ekitangaala ekyayakira ensi yonna eky’abazira ab’ekyokulabirako.

Bishop Joseph Antony Zziwa, ssentebe w’olukiiko lwabepisikoopi mu Uganda olwa Uganda Episcopal Conference era omusumba w’essaza lya Kiyinda-Mityana, mu bubakabwe obumusomeddwa omusumba w’essaza lya Mbarara, Lambert Bainomugisha, agambye nti abajulizi ba Uganda kyakulabirako kinene eri abakiriza n’okusiimba ensigo y’obukkiriza okwongera okubukala wonna.

Omubaka wa Uganda e Vatican, Stephen Mubiru, ne Ssabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Paul Ssemogerere, bwongedde okukaatiriza ku bukulu n’obuvumu obwayolesebwa abajulizi mu kufiirira eddiini.

Omukolo guno gwetabiddwako bannabyabufuzi abagundiivu mu Uganda, ba minister n’abawereza abalala.

Abajulizi ba Uganda bali 45 abakatoliki n’abakulisitaayo.

Abajulizi bano kuliko abakatuliki  22 nabakulisitaayo 23.

Abajulizi abakatuliki baalangirirwa mu lubu lw’abatuukirivu mu mwaka gwa 1964 mu biseera bya Paapa Paul VI.

Baattibwa ku biragiro bya Ssekabaka Mwanga II, wakati wa 1885 ne 1887 wadde nga kawefube w’okubalangirira mu batuukirivu yatandikibwako mu 1915.

Ekifo kye Namugongo, abajulizi webattirwa kyafuuka kyabulambuzi ddala, era buli mwaka abantu nkumi nankumi, beesomba okulamaga e Namugongo ku bijjukizo by’ombiriri ekyabakulisitaayo naaba katuliki e Bulooli.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026
  • Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu
  • Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa
  • Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist