Ekibiina ekigatta abagoba ba bodaboda bonna mu ggwanga ki Boda boda Union kitongozza omutimbagano ogwabwe kwebagenda okuyita okutumbula omulimu gabwe...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza Abantu okugemesa abaana endwadde kattira nga n'omusujja gw'ensiri mwogutwalidde, mu kaweefube w'okutumbula eby'obulamu....
Ab’ekibiina kya Forum for Democratic Change (Najjanankumbi) bawanze eddusu ku munnabitone Mukiibi Sadat amanyiddwa nga Kalifa AgaNaga, bamuwadde bendera y’ekibiina...