Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy'amazaalibwage ag'e 65 nga 29th November 2020 mu Lubiri e Mengo. Katikkiro akubirizza abantu okugula obujoozi okuva mu maduuka ga Airtel, ku Bulange, ne ku matabi ga DFCU Bank ag'enjawulo.