Abantu abatanaba ku kakasibwa muwendo bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Makindu mu gombolola y'eNajja mu district y'eBuikwe ku luguudo lwa Kyetume -Katosi -Nyenga. Babadde basaabalira mu Bus ya kampuni...
Ennyonyi Nnyange ekubye Emmamba Namakaka mu mpaka z'okubaka ez'ebika by'Abaganda eza 2025, ku bugoba 32 : 27. Omupiira ogw'akamalirizo gunyumidde mu kisaawe e Wankulukuku. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,...
Olwaleero ennaku z'omwezi ziri nga 01 May,2025 Uganda yeggasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw'abakozi. Ebikujjuko mu District ye Nakapiripiriti, wabula nga lutuukidde mu kiseera nga embeera y'omukozi mu Uganda...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, kironze ddifiri munnayuganda Shamirah Nabadda, okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations eza 2025 ezabazannyi abatasussa myaka 20 egy'obukulu. Empaka...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabazannyi abatasusza myaka 17 egy'obukulu eya Uganda Cubs ekubiddwa Burkina Faso goolo 3-2, mu mupiira ogw'omukwano mu kwetegekera empaka za Africa Cup of Nations U17 ez'omwaka...
Kyaddaaki ekitongole ekikuba mu kyapa ebiwandiiko ebitongole ebya government, ekya Uganda printing and publishing Corporation kifulumizza mu kyapa ebyava mu kalulu k'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North akaawangulwa munna NUP...