Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33
Government ya Uganda esindise Olala Otunu avuganye ku kifo kya Ssaabawandiisi wa United Nations
Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027
Express FC ekyalemeddwa okufuna licence ejikkiriza okuzannya mu Uganda Premier League 2026/2027
Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe – Kabaka Daudi Chwa II EACOP stadium  Katikkiro atemye evvuunike ly’Okuzimba ekisaawe Kabaka Daudi Chwa ii EACOP stadium mu Buddu
Abaami ba Kabaka baweereddwa computer – bakubiriziddwa okwettanira enkola za technology ow’omulembe
Government ya Uganda erangiridde bulungi bwansi akwata ku buli munnauganda – wakukolebwanga buli Saturday esembayo mu mwezi
Buganda etandiseewo enteekateeka y’Ente ya Kabaka – yakwongera obugimu mu ttaka n’okutumbula endya ennungi mu baana
Kasiano Wadri alondeddwa nga president wa ANT omuggya – Mugisha Muntu afuuse mukulembeze wakyo omusukkulumu
Gen. Moses Ali aziikiddwa mu limbo y’omuzikiti Masjid Taqua okumpi n’amakage mu Adjuman
Kalidinaali Emmanuel Wamala yebazizza Ssaabasajja Kabaka Mutebi II olw’okukyusa embeera z’abantu be – mu myaka 33 gyeyakamala ng’alamula Obuganda
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Uncategorized

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng’abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera ky’omuggalo nabo bangi.

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya Uganda National Examinations Board (UNEB), kigamba nti omuwendo gwaabaana abawala abeewandiisizza okutuula ebyakamalirizo omwaka gwebyensoma guno bangi okusiinga abalenzi, newankubadde ng'abaana abawala, abafunisibwa embuto mukiseera...

Read more

Ebitongole ebikuuma Ddembe biweze mbagirawo okugula nokutambuza amafuta mu budomolera nobucupa nga kino ,police egambye nti kikoleddwa okwewala embeera eyaliwo ngennaku zomwezi 18 ne 19 omwezi guno, abeeekalakaasi bwebaakuma omuliro mu makubo nebikolwa ebirala ebyaaviramu abantu 54 okuffa werutukudde olwaleero.

Fred Enanga omwogezi wa police mu ggwanga asinzidde ku media center mu Kampala naagamba nti ebitokngole ebikuuma ddembe nga biyita mu bambega baabyo, baakizudde nti abo abeenyigira mu kwekalakaasa kuno...

Read more
Page 30 of 48 1 29 30 31 48

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist