Munna NRM era yaliko minister w'ebyokwerinda Vincent Bamulangaki Ssempijja ayogedde kaati nti simusanyufu n'agamu ku mateeka government gyakkiririzaamu g'eyisa, agambye nti agamu gaviiriddeko Banna-Uganda okubeera mu mbeera etali nnungi. Vincent...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa alonze obukulembeze obuggya obwa kkooti yámagye, naalonda Brig Gen Tukachungurwa Richard okubeera omulamuzi omukulu owa kkooti eyo. President yeesigamye ku nnyiingo...
Alipoota envanyuma ekwata ku buzzi bw'emisango mu Uganda, eraze nti abaana n'abavubuka bangi beenyigira mu bikolwa eby'obumenyi bwamateeka, kyokka ng'emisango gyabwe mingi tejiggusibwa mu nkola ennambulukufu ey'amateeka. Alipoota etuumiddwa "Juvenile...
Three protected victim witnesses have testified before the International Crimes Division of the High Court in the case against six suspects, accused of multiple robberies and murders around the...
Empaka z'Amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere zongedde okusitula ebitone n'okuliikiriza liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, nga kati omuzannyi Elvis Ssekajugo yegasse ku club ya Express mukwano gw'abangi. Elvis...
Akabenje kagudde ku bitaala byoku ssaawa ya Queen mu Kampala wakati, emmotoka ya taxi ebadde efubutuka mu bitundu bye Nsambya egaanye okusiba n'esaabala aba bodaboda ababadde balinze ebitaala okubata. Taxi...