Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwa Cricket mu Uganda ekya Uganda Cricket Association, kirangiridde John Walusimbi okukulira ebyemirimu mu kibiina kino, era emirimu gye agitandikiddewo. John Walusimbi alondeddwa okudda mu bigere bya...
Omuzannyi w'omupiira munnayuganda Keziron Kizito mu butongole yegasse ku club ya Kansanshi Dynamos egucangira mu liigi ya babinywera eya Zambia. Keziron Kizito okugenda mu Kansanshi Dynamos avudde mu club ya...
Bannantameggwa b'empaka z'omupiira mu Africa aba 2021 aba Senegal bawanduse mu mpaka zino eza 2023, bakubiddwa abategesi aba Ivory Coast goolo 5-4 eza penati, oluvanyuma lw'okulemagana goolo 1-1 mu dakiika...
Ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gwa Rugby eya Uganda Rugby Sevens eteereddwa mu kibinja C mu mpaka z'ensi yonna eza HSBC World Rugby Sevens Challenger Series ez'omutendera ogw'okubiri. Omutendera guno ogw'okubiri gugenda...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga bakolaganira wamu n’olukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, bafulumizza ensengeka y’emipiira egy’oluzannya olw’okuddingana olwa season eno 2023/24, kyokka club...
Omuzannyi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Moses Waisswa, akubye ekyukira n’addayo mu club ya Vipers eya Uganda Premier League avudde mu club ya KCCA. Moses Waisswa atadde omukono kundagano...
Minister wábavubuka ebyemizannyo nébitone mu Buganda Owek SSalongo Robert Sserwanga, atongoza kalenda yébyemizannyo eyÓbwakabaka eyómwaka guno 2024. Owek Sserwanga kalenda eno agitongolezza ku mbuga ya Buganda enkulu mu Bulange e...