Okuggulawo Empaka z’emipiira gy’ebika by’Abaganda 2024
Emmamba Namakaka yakuggulawo n’Obutiko nga 27 April,20204 mu kisaawe e Wankulukuku.
Okuyingira mu mupiira guno kwa shs 10,000/=.
Wakusookawo empaka ez’akamalirizo ez’ekikopo ky’empaka z’omupiira ogw’okubaka ( Netball).
Biwagiddwa
Obwakaba Bwa Buganda, CBS ne BBS.