Olukiiko oluddukanya empaka z'ebika bya Baganda lukakasiza nti emipiira ku mutendera gwa ttiimu 16 gigenda kuzannyibwa nga 24 May, so ssi nga 22 omwezi guno nga bwe baali balaze mu...
Olukiiko oluddukanya empaka z’ebika by'Abaganda lwongezaayo emipiira gyonna egibadde gigenda okuzannyibwa enkya ku friday nga 08 ne nga 10 May,2026 olw’okusaba kwa ttiimu z’ebika ezisinga obungi. Mu kiwandiko ekifulumiziddwa...
Omwami wa Kabaka atwala essaza Ssingo, Mukwenda Deo Kagimu, mu butongole eyanjulidde Bannassingo olukiiko n'abatendesi abagenda okuddukanya ttiimu y'essaza Ssingo mu mpaka z'Amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2026....
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kitanzizza club ya Express FC mukwano gw'abangi ensimbi akakadde ka shs kamu, olw’okulemererwa okubeera ne Ambulance ennamu ku kisaawe bwe baali bazannya ne...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kiragidde club ya Villa Jogo Ssalongo okusasula engassi ya nsimbi akakadde kamu, olw'ebikolwa ebyefujjo abawagizi ba club eno lye bakola mu Uganda Premier...
Omuddusi munnauganda Jacob Kiplimo awangudde omudaali gw'ekikomo mu misinde gy'ensi yonna egya London Marathon 2026, bwakutte ekifo kyakusatu mu misinde gino. Jacob Kiplimo emisinde gino agiddukidde essaawa 2:00:28. Jacob Kiplimo...