Club ya Express mukwano gwabangi erangiridde Alex Isabirye Musongola ng'omutendesi omugya owa club eno, era emirimu gye agitandikiddewo mbagirawo. Express obubaka bw'okulonda Alex Isabirye ebuyisizza ku mutimbagano kyokka tebogedde bunene...
Amawanga 8 gakakasiddwa okwetaba mu mpaka za Cricket ezabakazi eza ICC Women's T20 World Cup qualifiers, ezigenda okubeera mu Uganda. Empaka zaakubaawo okuva nga 09 okutuuka nga 17 December,2023 e...
Ekibiina ekiddukanya omupiira munsi yonna ekya FIFA kiragidde club ya El Merriekh egucangira mu liigi ya babinywera e Sudan, okusasula club ya Express mukwano gwabangi ensimbi ezasigalayo ku muzannyi gwe...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 18 etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka za CECAFA U18 Boys Championships, ekubye Zanzibar goolo 2-1. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe...
Club z’omuzannyo gwa Basketball 12 ez'abasajja, zikakasiddwa okwetaba mu mpaka za Basketball Africa League season ey’okuna, ezigenda okubeerawo okuva mu March okutuuka mu May 2024. Club zino ye City Oilers...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'okubaka eya She Cranes eremereddwa okukiika mu mpaka za Africa ez'omwaka guno eza African Netball Championships, oluvanyuma lw'abakulu okulemererwa okukunganya ttiimu okuvuganya mu mpaka zino. Empaka za...
Liigi ya babinywera eya Uganda Premier League egenda kuddamu okuzannyibwa n'emipiira 2 mu bisaawe ebyenjawulo oluvanyuma lw'okuwumulamu akumala akaseera, olwa ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes ebadde mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga...