Eyaliko nakinku mu kucanga endiba ku ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Hassan Mubiru, ali ku muyiggo gw'ensimbi za Uganda ezisoba mu bukadde 10 okumuluongosa evviivi erimuluma entakera. Hassan Mubiru ng'era...
Empaka z'ekikopo ky'omupiira gw'amasaza ga Buganda eky'omulundi ogwe 19, kitongozeddwa. Emikolo gibadde mu Bulange e Mengo. Empaka za masaza ez’omwaka guno zigenda kutandika ku Saturday nga 22 June,2024. Bulemeezi...
Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, mu butongole erangiridde nga eguze abazannyi 2 okuli Kwikiriza Shafiq Nana ne Steven Munguchi munteekateeka ey’okuggumiza ttiimu eno...
Abazannyi abazannyira emitala wa mayanja bongedde okwegatta ku nkambi ya ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes wakati mu kwetegekera okuzannya ne Botswana ne Algeria mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga ...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwa Cricket mu Uganda ekya Uganda Cricket Association, kikakasiza nti ttiimu y'eggwanga eya Cricket Cranes yetegese era egenda kusitula mu kiro ky'olw'okusatu okugenda mu West Indies okwetaba...
Sports Club Villa Jogoo Ssalongo esitukidde mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League season ya 2023/24, oluvannyuma lw'okuwangula club ya NEC ku goolo 2-0. Omupiira guno guno guzannyiddwa mu...