Ssetendekero w’Obwakabaka owa Muteesa I Royal University, mu butongole akakasiddwa okuvuganya mu mpaka z’omupiira ogw’ebigere eza matendekero agawaggulu, eza Pepsi University Football League season ya 2024/25. Muteesa 1 Royal University...
Omuddusi w'embiro munnayuganda Rebbeca Cheptegei afudde , olw'ebisago byeyafuna ku bigambibwa nti eyali muganzi we Nickson Ndiema yamuyiira amafuta ga petulooli n'amukumako omuliro. Afiiridde mu ddwaliro lya Moi Teaching and...
Omuzannyi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'okubaka eya She Cranes, Faridah Kadondi, mu butongole yegasse ku club ya Nottingham Forest egucangira mu liigi ya babinywera ey'okubaka eya Bungereza. Faridah Kadondi okugenda...
Ssemugenyi Patrick nga yakawangula Bbingwa wama Bbingwa Ssemugenyi Patrick yasitukidde mu mpaka za Bbingwa wama Bbingwa 2024, era yeewangulidde ettaka okuva mu Njovu Estates. Awangudde n'obubonero...
Club ya Villa Jogo Ssalongo erangiridde nti egenda kukozesa ekisaawe kye Wankulukuku ng'amaka gaayo mw'egenda okukyaliza emipiira egya season ejja okuva mu kisaawe kye Namboole. Villa nga be bannantameggwa ba...
Omutendesi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Paul Joseph Put, alangiridde ttiimu y'abazannyi 28 egenda okuzannya ne South Africa wamu ne Congo Brazaville mu mpaka za Africa Cup...
Club ya Kitara eya Uganda olwa leero nga 23 August,2024 ekomawo mu kisaawe okuzannya ne club ya Al Hilal Benghazi eya Libya mu mpaka za CAF Confederations Cup omutendera ogwa...
Emizannyo gy’amatendekero gábasawo agali mu Wakiso Sub-Region omugwa district eyé Wakiso, Mpigi, Nakaseke ne Luweero gigguddwawo leero nga 21 August,2024 ku ttendekero lyábasawo erya International Paramedical Institute e Maya-Wakiso. Empaka...