Ttiimu y'essaza Kyaggwe yesozze omutendera gwa semifinal mu mpaka z'Amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere, bwewanduddemu Ssingo ku mugatte gwa goolo 2-1. Ttiimu zombiriri zigudde maliri ga goolo 1-1 mu kisaawe...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kironze baddiifiri bannauganda 2 okulamula omupiira gwa Madagascar ng'ettunka ne Gambia mu mpaka za Africa Cup of Nations Qualifiers ez'omwaka 2025. Omupiira...
Club ya JKL Lady Dolphins ezeemu okusitukira mu liigi ya babinywera eya National Basketball League ey'omuzannyo gw'ensero ogw'abakazi oluvanyuma lw'okumegga club ya UCU Lady Canons ku bugoba 68 ku 56....
Ttiimu y'essaza Buddu eraze amaanyi mu mpaka z'amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ku mutendera gwa quarter final, erumbye Kabula omwayo n'egikubirayo goolo 2-0. Omupiira guno guzannyiddwa mu kisaawe e Bakijjulula...
Club ya Villa Jogo Ssalongo FC ekansizza omuwuwuttanyi Sula Matovu Malouda okwongera okwetegekera season ya Uganda Premier League empya eya 2024/25. Sula Matovu Malouda ekiseera ekiyise abadde talina club, kyokka...
Government ya Kenya yeegasse ku Uganda okukungubagira omuddusi Rebecca Chepetegei eyafa mu ngeri eyékikangabwa gyebuvuddeko, eyali muganzi we Dickson Ndiema bwe yamukumako omuliro nga bafunye obutakkaanya mu maka gabwe. Rebecca...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes eraze amaanyi mu mpaka za Africa Cup of Nations qualifiers bw'ekubye Congo Brazaville goolo 2-0. Mu mupiira ogubaddeko n'obugombe mu kisaawe e Namboole,...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kironze baddiifiri bannauganda okulamula omupiira ogw'empaka za CAF Champions League omutendera ogusembayo ogwa preliminary round. Omupiira guno gugenda kubeera wakati wa...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes obuwanguzi bugibuuse mu ngalo mu mpaka za Africa Cup of Nations Qualifiers ez’omwaka 2025, bw'egudde maliri ne South Africa goolo 2-2. Omupiira guno...