President wa Vipers FC Dr. Lawrence Mulindwa yakkiriza okusaba kw'aboluganda lw'omugenzi Abubakar Lawal, okumuzaayo okuzikibwa ku butaka e Nigeria. Omulambo gwakutikkibwa ku nnyonyi ku Sunday eno nga 02 March,2025. ...
Abaddusi ku mutendera gw'ensi yonna bannauganda Joshua Cheptegei ne munne Stephen Kisa, bataka mu kibuga Tokyo ekya Japan. Bagenze okuvuganya mu misinde mubuna byalo egya Tokyo Marathon 2025. ...
Abakungu okuva mu kibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, bataka mu Uganda nga bazze okwongera okwetegereza Uganda wetuuse mu kwetegekera empaka za CHAN ez'omwaka guno 2025. Empaka zino...
Abadde omuteebi wa club ya Vipers FC eya Uganda premier league munansi wa Nigeria Abubakar Lawal afiiridde mu kabenje ku kizimbe kya Voicemail shopping Arcade e Entebbe. Okusinziira ku...
Omuteebi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Derrick Kakooza, mu butongole yegasse ku club ya KF Terbuni egucangira mu liigi y'ekibinja eky'okusatu ey'eggwanga lya Albania. Derrick...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kikakasizza baddifiri bannansi ba Cameroon nti be bagenda okulamula omupiira wakati wa Uganda ne Ethiopia mu mpaka za Women's Africa Cup of...
Omuddusi ku mutendera gw'ensi yonna munnauganda Jacob Kiplimo, akoze ekyafaayo, ataddewo record empya mu misinde gya kilo mita 21 egya Half Marathon egibadde mu kibuga Barcelona e Spain. Emisinde...
Omuzannyi wa ttiimu y’eggwanga ey’omuzannyo gw’ensero ey'abakazi eya The Gazelles, Jane Asinde, yegasse ku club ya Duran Maquinaria Ensino egucangira mu liigi ya babinywera munsi eya Spain. Jane Asinde...
Omuzibizi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere ey'abakazi eya Crested Cranes, Shadia Nankya, yegasse ku club ya Washington Spirit egucangira mu liigi ya babinywera eya America. Shadia Nankya atadde...
Omuteebi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Muhammad Shaban, yegasse ku club ya Al Anwar egucangira mu liigi ya babinywera eya Libya, nga avudde mu club ya...