Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 17 eya Uganda Cubs, eteekeddwa mu kibinja K mu mpaka za FIFA U17 World Cup, kirimu France, Chile ne Canada ezigenda okuzannyibwa omwaka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kitongozza ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwanga club za liigi ya babinywera eya Uganda Premier League. Ekikopo kino kituumiddwa FUFA Uganda Premier League...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kironze bannauganda 3 ku buvunaanyizibwa obwenjawulo mu mpaka za CAF Champions League ne CAF Confederations Cup. Dickson Okello alondeddwa okukulira eby'okwerinda...
Essomero lya Buddo SS be bannantamegwa b'empaka z'omupiira ogw'ebigere eza masomero ga senior mu Uganda yonna (Uganda Secondary School Sports Association Championship) oluvanyuma lw'okumegga St Mary's Kitende b ku goolo...
Ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gw'ensero eya Uganda Silverbacks, akalulu kagisudde mu kibinja D mu mpaka za FIBA Basketball World Cup Qualifiers ez'omwaka 2027. Mu kibinja D Uganda Silverbacks erimu...