Bannabyamizannyo 60 bebaasunsulwa mu Ppulogulaamu ya Bbingwa 2025, okwetaba mu kabbinkano kokuddamu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo ebyenjawulo. Ppulogulaamu eno egenda kuba eweerezebwa butereevu ku ssaawa 4 ez'ekiro ku Cbs Emmanduso...
Bannaabyamizannyo abekkiririzaamu nti bamanyi ebyemizannyo besowoddeyo okuvuganya mu kazannyo ka Bbingwa, mwebaddiramu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Omuteesiteesi wa program Bbingwa James Ntambi agambye nti program zino zaakutandika nga 7 July,...
Omumbejja Ritah Nakamaanya omutuuze we Buloba yawangudde Mmotoka kapyata kika kya Toyota Noah, mukazanyo ka CBS Ssabula Bbingo. Akazannyo kagendererwamu okuddiza ku bawuliriza ba CBS, ng'ejaguza emyaka 29 okuva lweyatandikibwawo....
Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda Nnambaziira Joan ne Nnavvubya Vanessa Leticia bakyaliddeko radio CBS okubaanjulirayo n'okugyebaza, ng'abamu ku baavujjiridde enteekateka y'okulonda bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda. Babadde bakulembeddwamu omu ku baweereza ba...
Programme empya eya Urban Zone eyanjuddwa mu mwoleso gwa CBS Pewosa oguli mu Lubiri e Mengo. Yegenda okudda mu kifo kya Kalasamayanzi ebadde eweerezebwa Lady Titie ne Dr.Kwefulukuta. Urban Zone...