Programme empya eya Urban Zone eyanjuddwa mu mwoleso gwa CBS Pewosa oguli mu Lubiri e Mengo.
Yegenda okudda mu kifo kya Kalasamayanzi ebadde eweerezebwa Lady Titie ne Dr.Kwefulukuta.
Urban Zone eva ku ssaawa nnya ezookumakya okutuuka ku ssaawa musanvu ez’emisana.
Egenda kuweerezebwa Brandon Sharf ne Ashar Nabz, okuva nga 23 June,2025.