Bannaabyamizannyo abekkiririzaamu nti bamanyi ebyemizannyo besowoddeyo okuvuganya mu kazannyo ka Bbingwa, mwebaddiramu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Omuteesiteesi wa program Bbingwa James Ntambi agambye nti program zino zaakutandika nga 7 July,...
Omumbejja Ritah Nakamaanya omutuuze we Buloba yawangudde Mmotoka kapyata kika kya Toyota Noah, mukazanyo ka CBS Ssabula Bbingo. Akazannyo kagendererwamu okuddiza ku bawuliriza ba CBS, ng'ejaguza emyaka 29 okuva lweyatandikibwawo....
Bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda Nnambaziira Joan ne Nnavvubya Vanessa Leticia bakyaliddeko radio CBS okubaanjulirayo n'okugyebaza, ng'abamu ku baavujjiridde enteekateka y'okulonda bannalulungi b'ebyobulambuzi mu Buganda. Babadde bakulembeddwamu omu ku baweereza ba...
Programme empya eya Urban Zone eyanjuddwa mu mwoleso gwa CBS Pewosa oguli mu Lubiri e Mengo. Yegenda okudda mu kifo kya Kalasamayanzi ebadde eweerezebwa Lady Titie ne Dr.Kwefulukuta. Urban Zone...
Ebijaguzo bya Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS eby'emyaka 29 mu Lubiri e Mmengo. Katikkiro Charles Peter Mayiga, ssenkulu wa CBS Omuk.Michael Kawooya Mwebe, neSsentebe wa Boodi...