President wa Uganda era ssentebe wa NRM Gen Yoweri Kaguta Museveni alagidde bannakibina jya NRM okukomya okusaasaanya ensimbi mu byobufuzi nti muze mubi era ogutasaanira nakwesembereza . Museveni agamba nti...
President w'e kibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu avumiridde obubbi n'obulyake obuli mu Government bw'agambye nti bwebusibye obwavu mu banna Uganda. Kyagulanyi abadde Busia ku kisaawe ky'essomero lya Madibira primary...
Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye abasoga okwetaba mu nkyuukakyuuka gyebetaaga ymu bukulembeze bw'e ggwanga, nga beewala abakulembeze ababacamuukiriza n’ebisuubizo ebitaliiyo. Kyagulanyi abadde ku mwalo gwe Bwondha...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni agambye nti entalo z'ettaka wakati w'abacholi n'aba Madi zikumibwamu omuliro bannabyabufuzi, balabudde nti ajja kubakolako. President Museven abadde ku kisaawe kya Kawunda Grounds mu...
Akakiiko ke byokulonda mu kibiina kya FDC mu butongole kalangiridde nti kamalirizza okulondesa ebifo byonna mu kibiina kya FDC eby'obukulembeze bw'ebitundu. Mu kiseera kino kabakanye nagwakuyingiza amannya g’abakulembeze mu bitabo...
Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu alabudde banna byabufuzi abalonde ku mitendera egyenjawulo abalowooza nti bamanyi okusinga abantu abaabalonda, agambye nti berimba. Kyagulanyi Ssentamu asiibye Fort portal...
Omukulembeze w’ekibiina agugumbudde banna kibiina kya NUP abagenze bava ku mulamwa olw’obusente, nti n'abalabula nti bajjukire nti abantu abaabalonda bakyaliwo era nakalulu kabwe bakalina. Kyagulanyi Ssentamu asinzidde mu bitundu bye...
Obukulembeze obwokuntikko obw'ekibiina ki National Unity Platform bukyoomedde ababaka ba parliament ba ssemugayaavu, abatakoze kibasuubirwamu ekiviiriddeko abalonzi okwevuma ekyabalonza ababaka abo ku kaadi ya NUP. Babadde mu lukiiko lwa National...
Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine agugumbudde abakulembeze mu bibiina by’obufuzi kuludda oluvuganya government abalya mubanabwe enkwe nebatunda ebibiina byabwe mu kibiina ekiri mu buyinza....