Ababaka ba parliament 9 baabulidde ekibiina kya Forum for Democratic Change, nebegatta ku kibiina ekiggya ki Peoples Front For Freedom (PFF). Kuliko Ibrahim SSemujju Nganda omubaka wa munisipaali ye Kira...
Ng'eggwanga lyolekera eby'obufuzi ebya kanaayokyaani eby'olekera akalulu ka 2026, eyaliko omubaka we Bamunaanika era minister omubeezi oweebyenjigiriza, Dr. J.C Muyingo, alangiridde nti ssiwakuggyayo mpapula kuddamu kwesimbawo, ng'omubaka wa parliament. Dr...
Bannakibiina kya Democratic party abatakaanyizza nebyavudde mu kulonda okwabadde mu kibuga kye Mbarara nga bakulembeddwamu eyabadde yesimbyewo kubwa president bwa Democratic party era omubaka wa Bukoto central Eng Richard Ssebamala,...
Akakiiko k'ebyokulonda mu kibiina kya FDC kalangiridde entekateeka ey’okugyayo empapula eri abegwanyiza ebifo ebyenjawulo nga betegekera akalulu ka 2026 Ku mulundi guno akakiiko ke byokulonda katadewo enkola eyenjawulo okusobozesa...
Abakulembeze ba NRM okuli abamu ku babaka ba parliament n'abakulembeze ba government abatali bamu e Busoga , bayisizza ekiteeso okuwagira Omubaka omukyala owa district ye Kamuli era omumyuka asooka owa...
Akakiiko k'eggwanga akebyokulonda katandise mu butongole okuwandiisa abantu abagala okwesimbawo ku bifo by'obukulembeze bw'abakadde,abavubuka n'abaliko obulemu ( special interest groups) ku mutendera gw'ebyalo. Enteekateeka eno etandise leero nga 02 June...
Alipoota ekwata ku ddembe ly'obuntu eyakoleddwa omukago ogwa National Coalition of Human Rights Defenders, eraze nti banna Uganda bangi bayita mu kunyigirizibwa okwenjawulo naye nti batya okuvaayo okwekubulira omulanga...
Eggye lya Uganda erya Uganda People’s Defense Forces, (UPDF), mu butongole lifulumizza ekiwandiiko ekirambika nga bwerisazizzaamu enkolagana yaalyo ne goverment ya Bujirimaani mu byekijaasi, olw’omubaka w’eggwanga eryo mu Uganda, Mathias...