Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akakola ku nsonga z'amateeka kakunyizza kaliisoliiso wa government Betty Namisango Kamya kunteekateeka empya...
Muzeeyi Nathan Lokori taata wa Jacob Oulanyah bweyali ku mikolo gy'okuziika mutabani we. President wa Dp Nobert Mao yeyali amuvvuunulira mu luzungu Police eyise taata w'omugenzi...
Bya Ddungu Davis Abadde sipiika wa parliament ya Uganda Jacob L'okori Oulanyah aziikiddwa ku kyalo Ajuri mu gombolola ye Lalogi mu district ye Omoro. Oulanyah aziikiddwa oluvannyuma lw'ennaku 20...
Club ya Vipers eyongedde okwenywereza ku ntikko ya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Mbarara City goolo 2-0. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe kye Kakyeka...
Ebyoto ebikumiddwa ku parliament nga biteta Ababaka ba parliament n'abamu ku bakozi, basuze ku parliament nga bakungubagira eyali sipiika Jacob Oulanyah. Wakumiddwawo ebyoto ng'akabonero ak'okukuma olumbe....
Couch wa SC Villa Petros Koukouras Bya Issah Kimbugwe Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga kiyita mu kakiiko ka FUFA Competitions Disciplinary Committeee, kitanzizza...
Ekitongole ekivunanizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board, (UNEB), kitegezezza nti ekyókusaba abazadde endaga muntu, olwo abaana babwe balyoke bawandiisibwe okutuula ebigezo ebyakamalirizo, nti sikyekimu ku bukwakkulizo...
Sipiika Anita Among, nómumyuka we Thomas Tayebwa, omumyuka wómukulembeze wéggwanga Jesca Alupo ne ssamanisiter wéggwanga Robinah Nabbanja nábabaka ba parliament nga baaniriza omubiri gwéyali...