Obuwumbi bwa shillingi 150 bwebukyasigaddewo ku buwumbi obusoba mu 300, obwénsimbi ezaali zaawebwa government ya Uganda okulwanyisa ekirwadde kya ebola. Obuwumbi 150 zezimu ku zisuubirwa okukozesebwa okusasula agamu ku mabanja...
Dr.Wallen Namala akulira Health monitoring Unit Akakiiko akuvanayizibwa ku kulondoola eby'obulamu okuva mumaka g'obwa president aka Health monitoring unit,kasambazze ebigambibwa nti waliwo omuwala eyazaalira mu ddwaliro...
Police mu district ye Kasese ne Bunyangabo etandise okunoonyereza ekituufu ekiviiriddeko mmotoka etambuza abalwadde okukwata omuliro, abantu babiri nebafiirawo mbulaga. Ambulance yéddwaliro lya Bwera General Hospital e Kasese ekutte omuliro...
Dr. Diana Kanziira Atwine omuteesiteesi omukulu mu ministry yébyóbulamu, ngákutte engule emusiima okulwanyisa covid 19 Bya Ddungu Davis Government ya Uganda yakutandika okuweereza abasawo mu Bungereza,...