Ababaka nga bayambako amyuka sipiika okusala keeki Ababaka bakabondo ka NRM mu parliament nga bakulembeddwamu nampala wa government Thomas Tayebwa leero bayozayozezza omumyuka wa sipiika wa parliament Anita Among olwokutuuka...
Minister Haruna Kasolo ng'asomesa abe Butambala emyooga Bya Ddungu Davis Ekitongole ekivunanyizibwa ku nsimbi z’okukulakulanya abantu ekya Micro Finance Support Center, kitandise okulondoola n'okusomesa abantu mu bibiina ebyenjawulo abaawebwa ssente...
Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu katundu akayitibwa Kizungu Zone mu Kibuga Mbarara, okumpi ne Agip...
Ebyaliwo mu 2016 e Kasese ku lubiri lw'omusinga Omukulembeze we kibiina Kya NUP Robert Kyagulanyi ssentamu amanyiddwa nga Bobi wine agambye nti kikwasa ennaku nti abantu be Kasese n'okutuusa kati...
Ekitongole ky'ensi yonna eky'ebyobulamu ki World Health Organisation WHO kituumye akawuka ka Corona Virus akapya "Omicron soma Omikuloni". WHO egamba nti kano akaasookedde mu nsi ya South Africa kakambwe nnyo...
Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda...
Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias Mpuuga...