Government ng'eyita mu kitongole kya NAADS edduukiridde ekkanisa ya Uganda, n'ente zi nnusu bulaaya endala 20, okwongera okukwasizaako ekkanisa mu nkulakulana. Ente zino zikwasiddwa ssaabalabirizi w'ekkanisa ya Uganda, The Most...
President Yoweri Kaguta Museven kyaddaaki akkiriza okubaako enkyukakyuka ezikolebwa mu ndagaano y'emmwanyi, government gyeyakola ne kampuni yomukyala Enrica Pinetti munnansi wa Italy eya Vinci Coffee Co.ltd. Endagaano Eno eyayogezza...
Kyaddaaki alipoota ekwata ku mmwanyi eyavudde mukwekenenya endagaano government gyeyakola ne Vinci Coffee Company Ltd eya musiga nsimbi omukyala omu Italy Enrica Pineti, eyanjuddwa mu parliament ng'esemba endagaano eno esazibwemu....
Kampuni ye nnyonyi eya Uganda Airlines erangiridde nti esaze ku 𝝶𝝶endo zebadde egendako mu Dubai. Uganda Airlines ebadde etwala abasabaze mu Dubai emirundi 4 buli wiiki nga kati esazeeko okudda...
Ababaka ku kakiiko ka parliament akalondoola ebyobusuubuzi ,amakolero n'ebibiina byobwegassi bayitiddwa enkya yaleero mu kafubo ekenjawulo, okwogera ku alipoota ekwata ku ndagaano y'emmwanyi ,ekyalemeddwa okuteekebwa ku lukalala lw'ebiteeso parliament byekubaganyako...
Bya Lubega Mudashiru Abakinjaaji mu kibuga Kampala n'ebitundu ebiriranyeewo basazeewo okulinnyisa ebbeeyi y'ennyama, nga bagamba nti kuvudde ku bbeeyi y'amafuta okuba waggulu n'eby'amaguzi ebirala. Mu buli kilo y'ennyama bongeddemu shs...
Okwongera omutindo mu bikolebwa,okukolera awafunda,obwegassi,enkozesa ya sente,okuyigira ku balala n'okufuna obutale,bye bimu ku bisinze okusikiriza abantu abangi abeyiye mu mwoleso gwa CBS PEWOSA. Omwoleso guno gubadde mu Lubiri e Mengo,...
Ssentebe wa Wakiso district ali wakati ng'atuuka mu mwoleso gwa cbs pewosa Abantu abenjawulo abalambudde omwoleso gwa cbs pewosa batenderezza obuyiiya,obwooleeseddwa nebakubiriza abantu buli omu...