¹Government esazeewo okusala ku bbeeyi ya data akozesebwa ku mitimbagano, okusobozesa bannauganda abawera okugwettanira. Okunoonyereza okwakasembayo okukolebwa kulaga nti bannauganda ebitundu 4.3 % bokka bebakozesa internet, ku bannauganda bonna abasoba...
Parlaiment etaddewo omusolo gwa value added Tax ku kampuni engwira zonna ezokumutimbagano bannayuganda zebalinako ebibanja. Kampuni ezinokoddwayo eziteereddwako omusolo guno ,kuliko Ali express, E-Bay, Amozon, Netflix, Facebook, Twitter ne google....
Abaakwasibwa omulimu gw'okutambuza amaguta okuva mu Uganda mu district ye Hoima okutuuka mu bitundu bye Tanga mu Tanzania basuubizza nti mu bbanga lya myezi 7 okuva kati bakutandika okusima amafuta...
Obwakabaka bwa Buganda butongoza bboodi empya eya kkampuni y’essimu eya K2 Telecom ejjudde. Omulangira Arthur Mawanda alondeddwa nga Ssenkulu waayo ate Omukungu Sekabembe William ye ssentebe wa bboodi eno. Omulangira...
Bannanyini business ezenjawulo mu district ye Gomba batendekeddwa ku ngeri gyebayinza okuganyulwa mu nteekateeka ey'okusima omudumu ogugenda okutambuza amafuta okuva mu bitundu ebye Bunyoro okutuuka mu Tanzania. Ekitongole kyeby'amafuta mu...