Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abavubuka 2 ku bigambibwa nti balina kyebamanyi ku bunyazi bw'essimu ezibbibwa ku bannakampala, era nti babadde bazikyusa serial number bannyinizo nebataddamu kumanya bizikwatako. Omu...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu ggwabga ekya Uganda Bureau of Statistics UBOS kisazeewo okudduukirira ab'enganda z'abantu abaafiiridde ku mulimu gw'okubala bannauganda okugenda mu maaso Census 2024, buli maka agaafiiriddwa gakuwebwa...
Wabaddewo akasatiro ku kisaawe e Kakuuto mu district ye Kyotera, bagudde ku kintu ekyefananyirizaako bbomu zzisa byalo. Ekintu kino kizuuliddwa abavubuka ababadde basima ebinnya ku kisaawe ekyo okusibako ekikomera ewabadde...
Ekibinja ky'abalamazi 103 okuva mu ssaza lya ekereziya erya Kiyinda Mityana kisitudde mu kiro ekikesezza leero nga 13 May,2024 okwolekera ensi entukuvu Rome. Abalamazi baweze nti nga batuuse ew'omutukuvu paapa...
Makerere University wamu ne Universities endala zisabiddwa okwetaba obutereevu mu kulwanirira n'okulambika ku nsonga z' eddembe ly'obuntu mu ggwanga okusinga okuzirekera bannabyabufuzi n'ebitongole byanakyeewa Bino bibadde mu kutongoza alipoota eyokuna ...