President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa kyaddaki alonze Abbas Byakagaba okubeera Ssabapolice wa Uganda omuggya, okudda mu bigere bya Martin Okoth Ochola. James Ochaya alondeddwa okubeera omumyuka we,...
Government etongozza enteekateeka y'Okusitula obuweereza obwenjawulo mu Kampala n'emirirwaano,oluvannyuma lwa banka y'ensi yonna okugiwola Obukadde bwa doola za America obusoba mu 600, nga buno bubalirirwaamu trillion ssatu n'omusobyo mu shilling...
Police mu district ye Mayuge ekutte abasajja babiri nebaggalira ku CPS e Mayuge, balangibwa kutambuza bicupuli bya sente okwetoloola district. Aduumira police e Mayuge Sp Agnes Annyu agamba nti office...
Police ekutte omuvubuka Kiiza Ashiraf eyalabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku kyuma ky’obuwunga. Embeera eno yali mu kitundu ekimanyiddwa nga Kabaawo...
Police mu Kampala n'emiriraano eri ku muyiggo gw'omuvubuka Kiiza Ashiraf arabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku kyuma ky’obuwunga. Embeera eno yali...
Abaana 6 bafiiridde mu nabbambula w'omuliro akutte ennyumba mwe babadde basula mu zooni eya Namulanda B mu Town Council ye Kajansi ku luguudo lwe Ntebe mu district ye Wakiso Omuliro gukutte bebase...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abavubuka 2 ku bigambibwa nti balina kyebamanyi ku bunyazi bw'essimu ezibbibwa ku bannakampala, era nti babadde bazikyusa serial number bannyinizo nebataddamu kumanya bizikwatako. Omu...