Abantu 4 bafiiriddewo mbulaga n'abalala 9 bapooca, mu kabenje akagudde ku kyalo Nswanjere ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana. Emmotoka ya taxi mwebabadde basaabalira etomedde Fuso eyafiiridde ku...
BannaKenya bawezezza wiik nnamba nga bekalakaasa, nga bawakanya egimu ku misolo emiggya gyebagamba nti gibanyigiriza. Okwekalakaasa okwatandikidde mu mirembe kwabasobyeko nekwetabikamu effujjo n'okusaasaanira amasaza agawerako mu Kenya, okukakkana nga kwetobeseemu...
Bannamwandu mu district ye Wakiso bekokkodde embeera ey'okunyigirizibwa gyebayitamu, olw'abaana okubagobaganya mu maka nekuttaka , saako ekitongole ekiramuzi , police n'abakulembeze abalala okufutyanka ensonga zabwe. Abalala bagamba nti batuuka n'...
Eklezia Katulika ejaguzza emyaka 145, kasookedde basoma emmisa esooka mu Uganda. Emmisa yasomebwa nga 25 June, 1879 mu kifo kya Mapeera e Nabulagala. Emissa eyasookera ddala mu Uganda yakulemberwamu abasaserodooti...
Eyali ssenkulu w'eddwaliro ekkulu e Mulago Dr. Byarugaba Baterana Bonaventura ne banne abalala 9 bwebavunaanibwa baziddwayo ku alimanjda mu kkomera e Luzira, okutuusa nga 27 June,2024 kooti lwenaasalawo oba nga...
Minister w'enguudo n'entabula mu ggwanga Gen. Edward Katumba Wamala awanjagidde abatuuze mu Kira municipality abaliraanye oluguudo olugenda okukolebwa mu nteekateeka ya Greater Kampala Metropolitan Area, okuwaayo akatundu kuttaka lyabwe omulimu...
Kooti ewozesa abalyake n'abakenuzi esindise ku alimanda ababaka ba parliament 3 okuli Igara East MP Michael Mawanda, owa Elgon County Mudimi Wamakuyu ne Busiki County Paul Akamba,bavunaanibwa kwekobaana nebekomya ensimbi...
Omubaka wa parliament akiikirira Kawempe North Muhammed Ssegirinya, asiibuddwa mu ddwaliiro lya Aga Khan e Nairobi mu Kenya gyabadde ajajambirwa okumala akaseera. Abasawo okumusibula bamaze ku mwekebegya, era nebakizuula nti...