Abakulu ku Kkanisa lutikko Ey’Omutukuvu Paul e Namirembe mu butongole bafulumizza enteeteeka eyenkomeredde enaagobererwa mu Kusabira Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, n’okuzjaguza emyaka 31 ng'atudde ku Nnamulondo alamula Obuganda....
Police ebakanye ne kaweefube w'okunoonyereza ku bantu bonna ababadde bakungaanira mu maka ga Tabula Lujja agasangibwa mu town council ye Mpigi, awasangiddwa obuwanga bw'abafu 17. Tabula Lujja akyaliira ku nsiko,...
Police y'e Kaliisizo mu district ye Kyotera etandise okunoonyereza ku babbi abaamenye eddwaliro lye Kaliisizo mu district ye Kyotera, nebabba computer zonna ezibadde ziterekebwamu ebikwata ku balwadde abajanjabirwa awo....
Eggye lya UPDF likakasizza nti omusirikale eyakubwa amasasi mu bitundu bye Buddo ku Tuesday nga 23 July,2024, yali yadduka mu magye nga ye Private Ekirap Lawrence. Omwogezi wa UPDF ow'ekibinja...
Kooti ya City Hall mu Kampala ne Buganda road basindise abantu abalala 40 ku alimanda mu kkomera e Luzira, ku bigambibwa nti betabye mu kwekalakaasa kw'okuvumirira enguzi, okwabaddewo nga 23...
Kooti enkulu e Masaka etandise okuwulira okusaba okwatekebwayo bannamateeka b'abavunaanibwa ku misango gy'okwokya essomero lya St. Bernards SS Mannya mu district ye Rakai, nga abavunanibwa bagala Kooti esazeemu emisango gyonna...
Abantu 2 abatanayatuukirizibwa mannya bakwatiddwa ku bigambibwa nti bandiba nga balina kyebamanyi ku ttemu ly'emmundu eryakoleddwa e Buddoku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Ettemu lino lyabaddewo ku ssaawa...
Akabenje kagudde ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara mu kabuga ke Mbiriizi, emmotoka esaabadde abagoba ba Bodaboda era omu afiiriddewo. Emmotoka ya buyonjo kika kya Premio ebadde...