Akabenje kagudde ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara mu kabuga ke Mbiriizi, emmotoka esaabadde abagoba ba Bodaboda era omu afiiriddewo.
Emmotoka ya buyonjo kika kya Premio ebadde ewenyuuka obuweewo yebasaabadde ku siteegi webabadde basimbye.#