Police mu district ye Mbale eggalidde omukazi ow'emyaka 50, ku bigambibwa yabbye omwana ow'emyezi esatu okuva ku nyina amuzaala. Namagembe Mwajub, omutuuze ku kyalo Namawanga mu gombololaye Bungokho átemeza emabega...
Abakristu n'abantu abenjawulo nga bakulembeddwamu minister wa Kampala akiikiridde Ssaabaminister, betabye mu misinde mubunabyalo, egyategekeddwa okusonda ensimbi ez'okuzimba eklezia empya ey'ekigo kya St. Jude mu Wakiso. Ssabaminister wa Uganda Robinnah...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni atongozza enteekateeka y'okubunyisa amasanyalaze mu bitundu bya West Nile,agasuubirwa okwongera okukikulaakulanya. President Museveni okutongoza amasanyalaze gano abadde ku mikolo egyategekeddwa minister omubeezi ow’ebyobugagga ebyomutaka...
Police ye Kyotera ekutte taata Ssengooba Fulugyensio agambibwa okukkakana ku muwala we Nakalawa Kevin ow'emyaka 16, n'amukuba emiggo egyamuviiriddeko okufa. Nakalawa Kevin abadde asoma S.2 ku ssomero lya St.Mary's Ssanje...
Police ekutte omuntu omu mukunoonyereza kweriiko okw'omuliro ogwakutte amaka geyaliko munnamagye Martin Ikwaru, ogwafiiridde omwana owomwaka ogumu gwokka. Enjega eno yagudde Nabweru mu district ye Wakiso. Omukwatte ye Deborah Adu,...
Kooti ya Buganda road esindise ku alimanda Omuchina ayitibwa Dai Jie ku misango gy'okutta muchina munne. Omulamuzi Ronald Kayizzi yamusindise ku alimanda, nga tamusomedde misango gimuvunaanibwa olw'okuba nti abadde tawulira...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'ayogerako eri Obuganda, butereevu ng'asinziira mu lubiri lwe, ku mikolo egitegekeddwa mu lutikko e Namirembe, okwebaza Ktaond olw'obulamu bwe n'okujaguza okuweza emyaka 31...