• Latest
  • Trending
  • All
Kiyinda Mityana Cathedral parish ejaguzza emyaka 60 – n’okusabira Ssaabasajja Kabaka

Kiyinda Mityana Cathedral parish ejaguzza emyaka 60 – n’okusabira Ssaabasajja Kabaka

July 28, 2024
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026

Abantu 4 bafudde oluvannyuma lw’okulya ennyama y’ente egambibwa nti yabadde yafudde bufi

August 12, 2026

Ministry y’ebyenjigiriza n’ekitongole ky’eddembe ly’obuntu bitandise okutuusa obuweereza obwenjawulo ku bantu nga biyita ku mutimbagano

August 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kiyinda Mityana Cathedral parish ejaguzza emyaka 60 – n’okusabira Ssaabasajja Kabaka

by Namubiru Juliet
July 28, 2024
in Amawulire
0 0
0
Kiyinda Mityana Cathedral parish ejaguzza emyaka 60 – n’okusabira Ssaabasajja Kabaka
0
SHARES
154
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kibadde kijjobi ku lusozi lw’omutukuvu Noah e Kiyinda Mityana, abakristu mu kigo kya Mityana cathedral parish bwebabadde bajaguza okuweza emyaka 60 kasookeddenga bafuna ekigo.

Wabula ekisinze okufuula ebikujjuko bino ebyenjawula y’essaala eyenjawulo etereddwawo okusabira Nnyininsi eno Ssaabasajja Kabaka okuweza emyaka 31 ng’alamula obuganda.

Ebikujjuko bino bitandise na kitambiro kya misa nga kiyimbiddwa omusumba w’essaza lya Kiyinda Mityana  Bishop Anthony Zziwa.

Omusumba Zziwa agambye nti enkolagana ennungi wakati wa ekereziya n’Obwakabaka ebayambye okutumbula obuweereza  obuwera, era n’asaba nti nga tujaguza emyaka 32 enkolagana eno ey’okusabira Nnyinimu mu masinzizo gonna esaanidde ekuumibwe.

Obwakabaka bwa Buganda  bukiikiriddwa minister wa government ez’ebitundu Owek.Joseph Kawuki nga yasomye obubaka obuvudde embuga, oobwamatikkira, era akubirizza abantu ba Kabaka okwongera okunyweza obumu nga kyekinatwala buganda mu maaso.

Minister w’ebyensimbi mu Uganda Matia Kasaija akiikiridde Ssaabaminister Robinah Nabbanja, agambye nti government esiima ebikolebwa essaza lya Kiyinda Mityana n’omusumba Zziwa n’agamba nti akoze kinene okuyamba government mu kutumbula ebyobulimi n’obulunzi mu bakristu.

Bwana mukulu wa Mityana cathedral parish father Stephen Lusiba yebazizza abantu abayambye ekigo kino mu ngeri zonna okulaba nga kitambuza emirimu.

Okusinza kuno kwetabiddwamu abantu banji okubadde minister w’ebyettaka mu ggwanga Judith Nabakooba, Kasujju eyawummula Owek. Mark Jjingo Byekwanso Kaberenge II, Ssentebe wa Buganda Twezimbe omukungu John Fred Kiyimba Freeman n’abalala.

Bisakiddwa: James Kaana Ssebuguzi.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026
  • Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu
  • Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa
  • Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist