President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, yeewanye nti government gy'akulembera okuzza emirembe mu bukiika kkono bw’eggwanga, kyongedde enkulakulana okunyinyitira mu bitundu bino ng’abantu bakola emirimu awatali kutya. Mzee...
Police ye Lusanja ne Kiteezi zisaanze akaseera akazibu okugumbulula abantu ababadde bekalakaasa, nga balumiriza government ne KCCA obutabafaako ng'ate amazzi gasanyaawo amaka gabwe. Omwezi oguyise ogwa July 2024, entuumu ya...
Police mu district ye Kyankwanzi ekutte omukyala ateeberezebwa okukkira omwana wa bba n'amutta, omulambo n'agusuula mu kinnya kya kabuyonjo, ku kyalo Kiryannonho. Omukwate ye Nabakooza Kasifa n'omukozi amuyambako ewaka ategeerekeseeko...
Wabaluseewo okukubagana empawa ku kiseera ekituufu ebibuga government byeyasuumusa okufuuma ebibuga lwebirina okutandika okukola mu butongole. Amatankane gano gali wakati wa ministry y'ebyensimbi omuli omuteesiteesi omukulu mu ministry eno era...
Ministry y'ebyentambula mu ggwanga eyimirizza Bus zonna eza Kampuni ya Jaguar okumala ennaku 10 nga tezitaambulira ku nguudo za Uganda zonna, zisooke zinoonyerezebweko. Ekiragiro kino kivudde ku kabenje akaakolebwa bus...
Omukama wa Tooro Oyo Nnyimba Kabamba Iguru Rukidi IV asabye government eya wakati ekole ekisoboka kyonna, edduukirire abantu abakosebwa Amazzi mu district ye Ntoroko, abatalina webasula mu kaseera kano. Omukama...
Okukiiko lwa boodi y'Ekittavvu ky'abakozi ki National Social Security Fund (NSSF) oluggya lulondeddwa, nerusabwa Okwongera okunyweeza obweerufu mu buweereza eri abakozi bonna. Abalondeddwa ku Lukiiko luno kuliko Dr. David Ogong ...