Ebisigalira by’Abajulizi abatuukirivu ab’omu Uganda ebimaze emyaka egisoba mu 120 nga bikuumibwa mu kibuga Vatican ekya Rooma, bikomezeddwawo ku butaka, nga Eklezia Katulika mu Uganda ejaguza emyaka 60 kasookedde balangirirwa...
Abantu 4 bebagambibwa okuba nga bafiridde mu kabenje e Maya okumpi ne London college, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, taxi eyabise omupiira nekasuka abasaabaze mu kitoogo. Taxi...
Kampuni ezaapatana omulimu gw'okukola number plate za mmotoka ne pikipiki mu Uganda okuli eya GM Tumpeco ne ginaayo eya ABC limited kyaddaaki zituusizza namba plate za mmotoka emitwaalo 80,000, oluvannyuma...
Ab'obuyinza mu district e Mubende batandise omuyiggo gw'omusajja Mutatina Khalisiti ateeberezebwa okutemula omutuuze Ignitious Nyansio ku kyalo Ngowa ekisangibwa mu gombolola ye Katente. Ebyakazulwawo biraze nti awenjezebwa Mutatina Khalisiti, yakutte...
Parliament etaddewo olwa Tuesday nga 10 September,2024 okutuuza olutuula lwa parliament olwenjawulo okukungubagira n'okusiima emirimu egikoleddwa abadde minister omubeezi ow'ebyokwerinda Sarah Nyirabashitsi Mateke afiiridde mu ddwaliro e Mengo. Minister Mateke...
Omulimu gw'okuddabiriza ekizimbe kya Uganda house mu Kenya,abavubuka abekalakaasi mu Kenya kyebaatekera omuliro gukyeesibye, government yakuno egambye nti ekyalinze ebinaava mu kunoonyereza okuva mu bitongole bya Kenya ku kituufu ekyaaliwo...
Abatuuze be Naalya mu Kira municipality mu Wakiso district beekumyemu ogutaaka nebamenya geeti eyateereddwa ku kkubo eriyingira mu Estate ye Naalya, ku bigambibwa nti obumenyi bw'amateeka bubadde bususe saako emmotoka...
Alipoota y’Akakiiko akalafuubanira Obwenkanya mu ggwanga aka Equal Opportunities Commission, eraze nti Obusosoze mu ngabanya y’Obuweereza bwa government bweyongedde ebitagambika, naddala bwekituuka ku Bantu abatamanyiddwa nti banna Uganda, newankubadde mwebawangaalira....