President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni adiddemu eyali omutesiteesi omukulu mu ministry ya government ez'ebitundu John Muhanguzi Kashaka n'omugenzi Henry Bamutura eyali ow'ebyensimbi naabawa ekisonyiwo, oluvannyuma lw'emyaka 10 nga battuunka...
Police e Ntebe etandise okunoonyereza ku kituufu ekyaviriddeko abaagalana 2 okufiira mu kidmdiba ewasimwa omusenyu, ku lubalama lw'ennyanja Nalubaale ku kyalo Nkumba Bukolwa Mu Town Council eye Katabi. Kigambibwa nti...
Enkola y'okulondoola ebikwata ku ttaka etuumiddwa THE PUBLIC PORTAL OF UGANDA'S NATIONAL LAND INFORMATION SYSTEM, etongozeddwa ku wofiisi y'ebyettaka e Wakiso. Enkola eno yakuyamba omuntu okuyita ku computer oba...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, atuuzizza Dr. Crispus Kiyonga nga Chancellor wa Makerere University ow'omunaana. Dr.Kiyonga azze mu bigere bya Dr. Ezra Ssuruma eyawummula obuweereza buno mu...
Police e Kasangati eggalidde omuserikale waayo Kadda Samuel , ng'emulanga kusiwuuka mpisa n’akabassanya muwalawe ow’emyaka 13. Omwana ono amannya gasirikiddwa, ategeezezza nti kitaawe bwebasula mu Kisenge ekimu ku buyumba obwakazibwako...
Laddu ekubye abayizi b'e ssomero lya Maaya Primary School erisangibwa mu gombolola ye Lubimbiri mu district y'e Mubende, omuyizi omu afiiriddewo ate abalala 13 bakoseddwa byansusso. Omwana afudde ye Kaluhanga...