• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda ssibwakupondooka kukubiriza bantu okwerimira emmwanyi – Owe- Nsibirwa

Obwakabaka bwa Buganda ssibwakupondooka kukubiriza bantu okwerimira emmwanyi – Owe- Nsibirwa

November 6, 2024
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Obwakabaka bwa Buganda ssibwakupondooka kukubiriza bantu okwerimira emmwanyi – Owe- Nsibirwa

by Namubiru Juliet
November 6, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda ssibwakupondooka kukubiriza bantu okwerimira emmwanyi – Owe- Nsibirwa
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda buweze nti  ssibwakupoondooka ku nsonga y’okukubiriza bannauganda okulima emmwanyi basobole okusitula ebyenfuna byamaka gabwe .

Parliament olwaleero nga 6 November,2024 eyisizza ebbago ly’etteeka ekitongole ky’emmwanyi ekya UCDA nekitwalibwa mu ministry y’obulimi n’obulinzi, wadde nga bannauganda baabadde balaajanira government obutaggyawo kitongole ekyo.

Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda e Owek  Rotarian Robert Waggwa Nsibirwa asinziridde ku Wakisha Resources Center mu lukiiko oluteekateeka embalirira ya district ye Wakiso, nagamba nti Obwakabaka bwakusigala nga bubunyisa enjiri y’okulima emmwanyi ey’omutindo, bannauganda baganyulwe wadde bannabyabufuzi bagala kujikotoggera.

Ategeezezza nti Obwakabaka ssibwakupondooka wabula bwakuwagira abalimi b’emmwanyi abeeteeseteese obulungi okwerimira emmwanyi.

Owek Waggwa Nsibirirwa mungeri yemu ategeezezza nga obwakabaka bwebugenda nokuyambako  district ye Wakiso  okukunga abantu okwettanira enteekateeka eyokufukirira ebirime nga abalimi basasulayo akassente katono okufuna ebyuma ebifukirira .

Embalirira ya district ye Wakiso esuubirwa okulinnya okuva ku buwumbi 122 okutuuka ku buwumbi 144 mumbalira y’omwaka ogujja  2025-2026, ng’essira lyakuteekebwa ku bulimi naddala ekirime ky’emmwanyi.

Dr Matia Lwanga ssentebe wa district ye wakiso naye asinziridde wano nategeeza nti ebisaaliddwawo parliament tebagenda kubalemesa  kukubiriza bantu mu Wakiso  kwerimira kirime ky’emmwanyi  kubanga bisaaliddwawo lwafittina.

Ssenkulu w’ekitongole kya Buganda Land Board Omukungu  Simon Kaboggoza Muwanga asabye abakulembeze mu district ye Wakiso okwongera okusomesa abantu babwe naddala mu bitundu  ebisingamu  enkayaana  z’ettaka,  okufuna ebiwandiiko ku bibanja  byabwe basobole okukendeeza ku muwendo gw’emisango mukkooti ezenjawulo muggwanga.

Bisakiddwa: Tonny Ngabo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist