• Latest
  • Trending
  • All
Bannauganda 80 ababadde baasibwa mu makomera g’e Buwalabu bayiimbuddwa nebadda ku butaka

Bannauganda 80 ababadde baasibwa mu makomera g’e Buwalabu bayiimbuddwa nebadda ku butaka

November 5, 2024
Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo

Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo

June 12, 2025
Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

June 12, 2025

Ababaka ba parliament 9 baabulidde FDC nebegatta ku PFF

June 12, 2025
Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye

Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye

June 12, 2025
Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

June 12, 2025
Butambala eyanjudde ttiimu egenda okuzannya empaka z’amasaza ga Buganda 2025 – omutendesi Hassan Mubiru

Butambala eyanjudde ttiimu egenda okuzannya empaka z’amasaza ga Buganda 2025 – omutendesi Hassan Mubiru

June 12, 2025
Government eyimirizzaamu enkola y’okukuba engassi ey’embagirawo eri abagoba b’ebidduka ku nguudo

Government eyimirizzaamu enkola y’okukuba engassi ey’embagirawo eri abagoba b’ebidduka ku nguudo

June 11, 2025
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

NUP eronze obukulembeze bw’ekibiina obuggya – Robert Kyagulanyi Ssentamu azzeemu okulayizibwa ku bwa president ekisanja kya myaka 5

June 11, 2025
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

Okusoma embalirira y’eggwanga 2025 /2026 – Police esazeewo okuggala enguudo ezimu e Kololo

June 11, 2025
Katikkiro Mayiga atongozza olukiiko lw’abayizi olukulira kaweefube w’okutaasa obutondebwensi

Katikkiro Mayiga atongozza olukiiko lw’abayizi olukulira kaweefube w’okutaasa obutondebwensi

June 11, 2025
Omwoleso gwa CBS pewosa Trade Fair – gusigaddeko ennaku 5 gutuuke okuva nga 17 – 22 June,2025

Omwoleso gwa CBS pewosa Trade Fair – gusigaddeko ennaku 5 gutuuke okuva nga 17 – 22 June,2025

June 11, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bannauganda 80 ababadde baasibwa mu makomera g’e Buwalabu bayiimbuddwa nebadda ku butaka

by Namubiru Juliet
November 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Bannauganda 80 ababadde baasibwa mu makomera g’e Buwalabu bayiimbuddwa nebadda ku butaka
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Banna Uganda abasoba mu 80 be bakanunulwa Government ya Uganda okuva makomera g’amawanga ga Buwarabu gyebaali baggalirwa ku busango obutonotono.

Bakomezeddwawo mu bibinja, era ekibinja ekyokusatu eky’abantu amakumi abiri 20 kituuse mu Uganda mu kiro ekikeesezza leero nga 05 Novembet,2024 kyaniriziddwa abakungu okuva mu Ministry evunanyizibwa ku kikula ky’abantu.

Omwogezi wa Ministry eno Joshua Kyalimpa agambye nti okuteebwa kw’abantu bano kwavudde mu nteeseganya wakati wa government ya Uganda neya Saudi Arabia.

Ekibinja ekyokusatu kibaddemu bawala beerere.

Bannamukago ogugatta bankuba kyeyo  ogwa Uganda Federation of All Uganda Migrant Workers’ Associations ne KYEYO ASSOCIATION UGANDA nga bakulembeddwamu  Olooka Kennethy basiimye omulimu ogukoleddwa government ya government okuva lwe yatondawo enkolagana nabo.

Mu kwaniriza bana Uganda bano abakungu okuva mu mukago ogutaba ebibiina ebinoonyeza banna Uganda emirimu mu mawanga amalala, ogwa External Recruitment Agency gukiikiriddwa  omwogezi wagwo  Easter Nabaju, ategeezezza nti ekisinga okuviirako banna Uganda ebizibu n’okuggalirwa mu makomera ebweru  butakolagano bulungi wakati wabakama babwe,amakampuni oba oluusi ne government.#

Gusakiddwa: GeorgeWilliam Kakooza

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo
  • Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene
  • Ababaka ba parliament 9 baabulidde FDC nebegatta ku PFF
  • Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye
  • Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist