President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa asabye abakulembeeze mu Amawanga ga Africa okussa essira ku bulimi olw'omutindo obuvaamu ensimbi okulwanyisa obwavu n'okutumbula enkulaakulana mu Africa. Museveni ategezezza nti Abafuzi bamatwale...
Entiisa ebuutikidde abatuuze abawangalira ku byalo okuli Bamusuuta ne Kakira omu town council ye Katuugo mu district ye Nakasongola, babasuulidde emirambo ebiri mu kitundu. Mayor wa Katuugo town Council Lubinga...
Ababaka ba parliament basazeewo buli omu okuwaayo shillings emitwalo 300,000, baweze obukadde nga 150 n'okusoba, zigende eri family y'abadde omubaka wa Kawempe north Mohammad Ssegiriinya zibayembeko okutambuza obulamu. Ensonga Eno...
Kooti ewuliriza emisango gy'obukenuzi n'obulyake eragidde eyali minister omubeezi ow'ensonga ze Kalamoja Agnes Nandutu agende yewozeeko ku bigambibwa nti yoomu ku beekomya amabaati agaali galina okuweebwa abawejjere e Kalamoja. Omulamuzi...
Parliament ya Uganda etudde mu ngeri ey'enjawulo, okukungubaga n'okusiima emirimu gy'abadde Omubaka wa parliament owa Kawempe North Muhammad Ssegiriinya. Omubiri gwa Ssegiriinya gutuusiddwa mu parliament ku ssaawa bbiri n'eddakiika ttaano....
Ebikumi nébikumi byÁbakungubazi,bannabyabufuzi , bannaddiini ,abasuubuzi n'abalala bikuηaanidde ku kitebe ky'ekibiina kya National Unity Platform e Makerere Kavule, okukungubagira abadde Omubaka wa parliament owa Kawempe North Muhammad Ssegiriinya avudde mu...
Parliament wamu n’Aboluganda lw’Abadde Omubaka wa Kawempe North Sseegirinnya Muhammad wamu n’Abakulembeze mu National Unity Platform bafulumizza entekateeka y'okumuziika. Ssegiriinya avudde mu bulamu bw'ensi nga 09 January,2025 mu ddwaliro...
Eddwaliro ly'e Lubaga mu butongole lifulumizza ekiwandiika ekikakasa nti omubaka wa Kawempe North Ssegiriinya Muhammad afudde ku ssaawa mukaaga n'eddakiika kkumi.m nga 09 January 2025. Amawulire ga Ssegiriinya...
Abadde omubaka wa Kawempe North Muhammad Ssegirinya avudde mu bulamu be'ensi mu ddwaliro e Lubaga mu Kampala. Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Joel Ssenyonyi agambye nti maama w'omubaka...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannaddiini obutakoowa kukuumira Uganda mu Ssaala, naddala eri Obukulembeze ku mitendera egyenjawulo ,ebyenfuna n'Obutebenkevu. Abadde yeetabye ku mukolo Ababiikira 20 kwebakubidde ebirayiro eby'olubeerera....