Munna Republican John Donald Trump alayiziddwa nga president wa United States of America owa 47. Trump olukubye ebirayiro naategeeza nti Katonda yamujjukidde era naamutaasa okuttibwa, n'amuwa ekisanja ekirala akomewo anunule...
Bannamateeka ba Rtd.Col.Dr.Kiiza Besigye boolekedde ekkomera e Luzira okumusisinkana,okwongera okwekkaanya embeera gy'alimu, nga kitegeerekese nti yayawuddwa ku basibe abalala, ate nebagaana n'abantu be okumutwalira eby'okulya. Akulira ekibiina kya FDC ekiwayi...
Abagambibwa okubulankanya ensimbi za Parish Development Model mu muluka gwe Nakabugo mu ggombola ya Wakiso Mumyuka bakiguddeko, oluvannyuma lw'abatuuze okubalumiriza okubawa ssente ez'ebitundu kyoka ate ez'abateekesaako emikono nazo ndala. ...
Amalwaliro ga government gatubidde n'ebyuma ebyomulembe ebyenkizo ennyo mu kutuusa obujajambi obw'imulembe eri bannauganda, wabula nga tebikozesebwa olw'okubulwa abasawo abakugu okuddukanya ebyuma bino.. Okunoonyereza kwakoleddwa Ssaabalondoozi w'ebitabo bya government Edward...
Ekikangabwa kigudde mu katundu akamanyiddwa nga Njeru ku Nile okulinaana ekitebe kya Njeru central Division mu munisipaali ey'e Njeru mu district y'eBuikwe, ekikyuma ekigambibwa ndi yandiba bbomu bwe kibwatuse nekikuba...
Abadde omubaka wa parliament ng'akiikirira Kawempe North Muhammad Ssegiriinya aziikiddwa ku kyalo Butale - Kanyogoga mu muluka gwe Kaddugala mu district ye Masaka mu ssaza Buddu. Owek. Noah Kiyimba minister...