Kooti enkulu mu Kampala eyimirizza kooti ento eya Buganda Road okuwulira omusango oguvunaanibwa president w'ekibiina ekigatta bannamateeka ki Law Development Centre, Isaac Ssemakadde, ogw'okuvoola n'okuvvoola Ssaabawaabi w'emisango gya government Jane...
Kkooti enkulu e Kampala egaanyi eyali okukulembeze wa FDC Dr. Kizza Besigye n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya, okweyimirirwa ng'egamba nti okuyimbulwa kwabwe kwanditaataaganya okunoonyereza kwa police okugenda mu maaso...
Ministry y'ebyenjigiriza n'ekitongole ky'ebibalo mu ggwanga ekya UBOS batandise okuwandiisa abayizi bonna abali mu masomero mu ggwanga. Minister omubeezi avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebisookerwako mu ggwanga Joyce Moriku Kaducu, asinzidde ku...
Government ya Uganda emaliridde okuddamu okuwozesa abantu ba bulijjo mu Kkooti z'amagye, olukiiko lwa baminister bwe luyisiza enongosereeza mu tteeka erikwata ku kkooti yámagye, era ebbago likomezeddwawo mu parliament liteesebweko...
Ssetendekero wa Al Qasimia University mu ssaza lye Sharijah mu United Arab Emirates UAE, basse omukago nagamu ku masomero ga primary agali ku musingi gw'eobusiraamu mu Uganda, okusitula ebyenjigiriza ...
Police yakakwata abantu 29 abateeberezebwa okukkakana ku musirikale wa police PC Chemonges Sulaiman nebamukuba nebamutta mu district ye Ibanda. Chemonges ng'abadde akolera ku police ye Bisheshe mu district ye Ibanda...
Omwana ow'emyaka 3 Ssegujja Jeremiah afiiridde mu muliro ogukutte ogukutte ennyumba mu kiro, mu zone ya Kibiri B e Busabala mu gombolola ye Makindye Sabagabo mu district ye Wakiso. Okusinzira...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naasimbula emisinde mu bunabyaalo egy'amazaalibwage ag'emyaka 70 mu Lubiri e Mengo, wakati mu nnamutikkwa wenkuba afudembye. Empologoma etuuse mu Lubiri ku ssaawa emu...
Akasattiro n'okubuna emiwabo bibadde mu kibuga kye Buwenge mu district ye Jinja, abazigu ab'emmundu bwebayingidde mu dduuka lya Hardware erya Isabirye God nebakuba ababaddemu amasasi, gasse Bumaali Ben negalumya nabalala...