Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola akubye ebirayiro ebimufuula omubaka omujjuvu owa Kawempe North. Abikubidde mu kifo sipiika wa parliament waakyaliza abagenyi ku parliament. Ebirayiro abikubye ku ssaawa 6 ezomuttuntu, era ng'awerekeddwako...
Abaana 2 bafiiridde mu nju mwebabadde, amazzi gabayingidde nebabulwako ayamba, nnyabwe Lenunu Rose abadde akedde kugenda kukola. Kuliko Otim Kisa Eliza wa myaka 3 ne Ochaka Chon myezi 11 egy'obukulu....
Abantu 2 nga bakyala bafiiridde mu kabenje akagudde e Mazuba ku luguudo okuva e Iganga okudda e Mbale mu kiro ekikeesezza olwa nga 26 March,2025. Waliwo abantu abalala 8 baddusidswa...
Poliisi mu kibuga kye Mbale etandise omuyiggo gwÓmusajja Kaggwensonyi, asobezza ku mwana w'essomero wa Myaka 15 naamutta. Enjega eno egudde ku kifo ekimanyiddwa nga Grace Guest House ku kyalo...
Police mu kitundu ekya Busoga East ekutte abantu munaana okuli n'abakyala babiri, basangiddwa n'emmundu bbiri mu mmotoka mwebabadde batambulira. Omwogezi wa police ASP mike Kafaayo agamba nti babakwatidde Bugweri...
Parliament eyisizza okusaba kwa government okwewola ensimbi obuwumbi 700 okuva mu Stanbic bank okusasula kampuni ya Umeme,egenda okumalako Kontulakita yaayo ey'emyaka 20. Wabula parliament okuyisa ensimbi zino, esoose kusuula ku...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni atemye evvuunike ery'okuzimba univeristy ya government mu kitundu kya Bunyoro-Kitala era egenda kuyitibwa Bunyoro University. Agitongolezza mu district ye Kikuube District mu kulambula...