Owek.Waggwa Nsibirwa (ow'okubiri okuva ku kkono)ng'alambula omwoleso gwa cbs pewosa Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa asabye abantu ba Ssabasajja okukozesa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akulisizza abasiibi n'abebaza okusabira eggwanga okubaamu emirembe n'obwenkanya. Nnyininsi agambye nti ensi yonna yandibadde mukujaganya n'okwenyumiriza mukusaasira kwa Katonda okwaleetebwa Yesu Kristo, nti...
Omulabirizi we Namirembe Wilberforce Kityo Luwalira, asabye abakkiriza bonna okwongera okusabira obwakabaka ne Uuganda yonna, mu kiseera kino nga Nnyininsi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awezezza emyaka 67. Asabye...
Harriet Ntabaazi minister omubeezi ow'ebyobusuubuzi Parliament egobye okunyonyola kwa minister omubeezi ow'ebyobusuubuzi Harriet Ntabaazi ku kiviiriddeko emiwendo gyebintu ebikozesebwa mu bulamu ba bulijjo n'amafuta okulinnya. Minister...
Abamu ku babaka b'oludda oluvuganya government nga battaanya ku nsonga y'endagaano ekwata ku mmwanyi Ababaka ku ludda oluvuganya government basimbye nnakakongo ku nsonga y’okuggyako banna Uganda...
Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akakola ku nsonga z'amateeka kakunyizza kaliisoliiso wa government Betty Namisango Kamya kunteekateeka empya...