Akakiiko ka parliament akalondoola ebyobusuubuzi naamakolero kamalirizza okwekenneenya endagaano y'emmwaanyi government gyeyakola ne musiga nsimbi owa kampuni ya Vinci Coffee company limited. Akakiiko kano kamaze wiiki namba nga kawuliriza ebirowoozo...
Omuntu omu afiiriddewo enkya ya leero, n'abalala bataano nebakosebwa nnyo, mu kabenje akagudde e Naibiri mu district ye Iganga. Omugenzi ye nzi Mpiiya Emmanuel 30, enzaalwa ye Budini mu Kaliro....
Abagoba ba Bodaboda mu gombolola ye Kawempe bavudde mu mbeera nebaleka minister omubeezi owa Kampala mu luku𝝶aana, nga bamulanga okukozesa olulimi lwebagambye nti lubadde lubavoola n’okubalengezza. Abagoba ba bodaboda abasukka...
Katikkiro Charles Peter Mayiga (wakati) ngásisinkanye abékitongole kya Raising voices Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye government nábantu ssekinoomu okulowooza ennyo...
Ezimu ku mmotoka kapyata ezaaweereddwa ba RDC Government egambye nti terina ssente zakugulira ba ssentebe ba district mmotoka ezokubayambako okuddukanya emirimu, wadde nga yali yazibasuubiza. Ba...
Omubaka wa Bukomansimbi North Ndiwalana Christine Nandagire Kooti ejulirwamu ekakasizza ababaka ba parliament basatu nti okulondebwa kwabwe ku bifo ebyo kwali kutuufu. Ababaka bano kuliko owa...
Bya Lubega Mudashiru Abakinjaaji mu kibuga Kampala n'ebitundu ebiriranyeewo basazeewo okulinnyisa ebbeeyi y'ennyama, nga bagamba nti kuvudde ku bbeeyi y'amafuta okuba waggulu n'eby'amaguzi ebirala. Mu buli kilo y'ennyama bongeddemu shs...