President Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa asabye bannauganda obutagezaako kusibira kikoookolo bamusiga nsimbi abagwira,nti kubanga bakoze ky'amaanyi okutonderawo bannauganda emirimu.President Museven asuubizza nti n'endagaano y'emmwanyi government gyeyakola ne kampuni ya Vinci...
Ente za Iddi Lord mayor z'atwalidde abasibe be Kitalya Bya Lubega Mudashiru Lord mayor wa Kampala Ssalongo Hajji Erias Lukwago aganiddwa okulaba abasibe babadde atwalidde ebintu...
Bya Nakato Janefer Units zomusaayi 11,648 ze zikunganyiziddwa mu Ssaza lya Kabaka Bulemeezi mu bbanga erye nnaku etaano. Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yasiima ng'ayita mu kitongole...
Alipoota ekwata ku mbeera ya bannamagoye mu Uganda eraze nti ebitundu 20% ku bbo tebaasoma ssonga nábaana abato tebatwalibwa mu masomero, olwokuboolebwa okusukkiridde. Alipoota eno eyitiddwa Spatial mapping and profiling...
Bannansi ba Kenya n’emikwano okuva ebweru wa Kenya bakuƞƞaanye mu bungi,okukungubagira eyali president wa Kenya ow’okusatu Emilio Stanley Mwai Kibaki. Gino gy'emikolo gy'eggwanga emitongole egyokumukungubagira, gibadde mu kisaawe kya Nyayo...
Tumusiime Katsigazi amyuka ssaabaduumizi wa police Omumyuka wa Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Maj.Gen Tumusiime Katsigazi alagidde abaduumira police mu ggwanga lyonna, okukolagana ne police z'ebitundu...
President wa FDC ali ku ddyo, Patrick Amuriat ng'akwasa Dick Denis Owanyi bendera ya FDC ku kifo kya mp Omoro County Dick Denis Owanyi akwasidwa bendera...