Omuntu omu afiiriddewo enkya ya leero, n’abalala bataano nebakosebwa nnyo, mu kabenje akagudde e Naibiri mu district ye Iganga.
Omugenzi ye nzi Mpiiya Emmanuel 30, enzaalwa ye Budini mu Kaliro.
Babadde batambulira ku Loory namba UBF 948 U.
Aberabiddewo ng’akabenje kano kagwawo bagambye nti loole ebadde ewenyuuka buweewo, nga babadde bagenda kutikka bikajjo mu bitundu bye Kaliro.
Police Loole egisiseewo negitwala ku CPS e Iganga.